OKUBALA ABANTU KWENGEDDE :Bannayuganda basabiddwa okukujjumbira
Ekitongole ekikola ku bibalo mu ggwnaga ki Uganda Uganda Bureau of Statistics kisabye abantu okujjumbira okubala abantu okugenda okubaawo nga kumi omwezi guno , kubanga era lwafuuliddwa lunaku lwakuwummula .Akulira olukiiko olufuzi olw'ekitongole kino Dr. Albert Byamugisha atubuulidde nti waliwo ebibiizo ebigenda okussibwakoessira naddala eky'abantu abana basuze mu makaago ekiro ekyo.