Ebiragiro ku masomero: Waliwo abazadde ababyanirizza, bagamba bya kuyamba
Abakwatibwako ebyenjigiriza bawagidde ebiragiro bya ministry ye byenjigiriza ebipya omuli okuwera ekyabaana okupangisa emmotoka ne nnyonyi ku bubaga bwaabwe mpozi ne mu kkampenyi ku bifo by'obukulembeze mu masomero, abaana ba Nursery okutwalibwa okulambula ku ssomero, ssaako ekya'bazadde okutwala ebirabo bya ssente ku ssomero eri Bano basabye government okuvaayo mubwangu ebiragiro bino okubiteeka munkola nga tewali kusosolamu baana na byaana.