Wuuno omuvubuka eyazimba kalina y'ettaka n'essubi
Waliwo omuvubuka gw’oyinza okuyita eyasalwo okuzimba enyumba ya kalina mu ttaka okutuukiriza ekirooto kye.
Kalina eyogerwako yamwaliro gumu, nga esangibwa ku kyalo Buswikira mu disitulikiti y’e Mayuge.
Ono okuzimba kalina eno agamba kyava ku kwegomba kweyalina okwa kalina zeyalabanga mu town ez’enjawulo.