Okwagazisa abavubuka obufumbo: Aba UCKG bakuzizza olunaku lw'abaagalana
Abakulira kkaninisa ya Universal church of the kingdom og God bakubirizza abaagalana okugumiikirizigana, nti lwenabaasobola okuwangula, n’okuwangaalira mu bufumbo nga baagalana.
Okwogera bino babadde mu kukuza olunaku, lw’omugaso gw’abaagalana olukuzibwa buli mwaka munsi yonna