Okusengula abaliraanye Kiteezi: Okuwandiisa ab'okusengula kutandise
Kaweefube w’okuwandiika abantu abagenda okusengulwa okuva okumpi ne kasasiro we kiteezi atandise nkya ya leero nga kino kiddiridde ssabamnisita Robina Nabbanja okulagira bonna abali mu bbanga lya mita 200 okuv ku kasasiro ono okwetegulaTukitegedde nti buli awandiikiddwa y’agenda okuliyirirwa, kyoka nga wetutuukiddeyo nga bangi ku babade mu mayumba gano baasibyemu dda ebyanguwa.