Namutikwa w'enkuba e Bulambuli: Amayumba 80 gasigadde ku ttaka
Abatuuze mu disitulikiti y’e Bulambuli bali mu kusattira oluvanyuma lw’enkuba eyafudembye olunaku lw’eggulo okuleka nga eyonoonye ebintu gabwe.
Bangi tebaasigaza wa kusula olw’amayumba gabwe okuggwa.