Bannayuganda 23 banunuddwa: Bali baakukusibwa ne batwalibwa e Myanmer
Minisitule y’ensonga z’ebweru ekomeza bannayuganda 23 abaali baakukusibwa okutwalibwa muganga lya Myanmar okukuba ekyeyo.
Bano mulimu abakyala 5 saako abasajja 8 balimbibwalimbibwa nti bakuwebwa emirimu Kyoka olwatukayo nebayingizibwa mu kufera abantu ku mitimbagano kko n’okutulugunyizibwa. Bano nga bolombojja ennaku gyebayisemu okutuka wano - amukiise wa Uganda mu ggwanga lino agamba wakyaliwo bannayuganda abalala abetaaga okununulwa