Baabano abakyala abatunga ensawo
Ensangi zino abakayala bafungizza okulaba nga teri asigalira mabega. Ogenda kulaba emboozi y’abakyala abatunzi b’ensawo nga bakozesa sipongi. Abakyala bano buli omu alina mukyala mmunne eyamukwatako okutandika okukola.