Abatuuze balemedde ku ttaka lyebaagula ku munnamagye
Abaagula ettaka ku muserikale wa UPDF bavudde mu mbeera ne baliwamba ku bajaasi ababadde balikuuma nga tannalibasuuza. Kino kizze oluvanyuma lwa munnamagye gwetutegeddeko erya Mugyi okubasuubiza okumaliriza ensonga zaabwe kyoka ne gyebuli eno tewali kigenda mu maaso