Abakyala ku bizinga si basanyufu: Bagamba tebafunye mu ntekateeka za Gav't
Abakyala abawangaliira ku myalo egy’enjawulo e Kalangala ne Masaka sibasanyufu n’engeri gyebazza balekebwa ebbali mu nteekateeka za gavt ez’okweekulakulanya.
Bagamba ssente zigya wabula bakoma kuziwulira buwulizzi nga ziwebwa abantu abalala.