Aba Riham bazimbidde amasomero ebibiina
Abayizi abasomera ku somero lya God’s Care ne Shared Love Vocational school bawonye okusomera mu bibaawo oluvanyuma lw’okubazimbira ebibiina mwebasomera. Amasomero gano gasangibwa mu disitulikiti y’e Mukono nga aba kampuni ya Riham bebawommye omutwe mu nteekateeka eno.