Waliwo omuzzukulu ayagala okusenza abakadde oluti ku ttaka lyabwe
Waliwo abakadde bana avuddeyo nebawanjagiira bekikwatako okuvaayo babatakkuluze ku muzulu waabwe eyeesomye okubakola obulabe singa tebava ku ttaka lya kitaabwe kati omugenzi Costantino Nakuzabasajja. Ettaka lino liweeza yiika nnya eranga kwekuli nebijja kwebaziikibwa, wabula ng'omuzzukulu Derrick Kyambadde alaga nti lilye bwoya.