Waliwo abatunda abaana, poliisi erabudde abazadde
Poliisi ekakasiza nga bwewaliwo akabinja k'abantu abeefunyiridde mu kugula abaana naddala abawere. Abamu ku bano bajja nga ababa baze okuyambako abazadde okubalabirira ku baana bwebaba balemereddwa , gyebigwera omwana taddamu kulabika. Abamu kigambibw anti babajjamu n'ebintu mu mubirti nebabitunda. Bino webijjide nga waliwo abasajja babiri n'omukazi abakwatiddwa nga kigambibwa nti babadde baliko omwana ow'emyezi esatu gwebabadde bagerzako okutunda mu ggwanga lya South Sudan ku bukadde makumi abiri