Twolekedde okurinya ekirwadde kya Ebola ku nfeete - Minisita Aceng
Minisita webyobulamu Jane Ruth Aceng ategezeza nti olutalo lw’okulwanyisa obulwadde bwa Ebola Uganda etandise okululinnya ku nfeete. Minisita Aceng agamba kati wayisewo enaku 10 nga tebafunayo mulwadde muppya.