Okwetekaatekera akamyufu ka NRM , abasoba mu 800 beebakazzaayo empapula
Abakulira ekibiina ki NRM kitubuulidde nti Banakibiina 830 bebakasunsulwa okwetaba mu kamyufu okusalawo kw'ani anakwatira ekibiina ki NRM bendera mu kalulu ka 2026. Akulira akakiiko k'ebyokulonda mu NRM Tanga Odoi azemu okunoganya nti bakugaba obukonge eri abagenda okwetaba mu kamyufu k'ekibiina.