OKUYINGIRA OMWAKA 2022: Ebivvulu bibadde ku mikutu gy’amawulire
Ebivvulu by'okuyingira omwaka 2022 eby'omulundi guno byayitidde ku mutimbagano ssaako emikutu gy'amawulire ’olwokwerinda Covid-19.Kyokka ekimu ku bivvulu kika kino ekyabadde kitegekeddwa Balam Barugahara ab'ebyokwerinda bakirinyemu eggere.Twatalazeeko mu bifo ebyenjawulo awaabadde ebivvulu bino.