NUP egaanye okwegatta ku kisinde kya Besigye
Ab'ekibiina ki National unity platform bagamba sibakwegatta ku kisinde kya munna FDC Dr Kiiza Besigye ekiyitibwa People Front for Transition. Ssaabawandiisi w'ekibiina kino Davis Lewis Rubogonya wabula agamba tebawakanya bigendererwa bya kisinde kino kubanga biri mu buwufu bwa kukyusa bukulembeze mu ggwanga.