NEMA etandise okusomesa ku kabi akali mu kwonoona entobazzi
Ekitongole ekivunaanyizibwa kukukuuma obutonde bwensi ki NEMA kyongedde okusomesa abantu be kabale kukabi akali mukwesenza muntobazi. Kino wekijjide nga entobazi ezisinga mu kitundu kino zisanyiddwawo abantu nga bazirimamu obumonde . Wabula NEMA era eyagala govt eyongere amanyi munkola ya PDM mubantu bano, nti osanga kyekinabawaliriza okuva mu ntobazi.