Entindo ezaayononebwa amataba; ab’e Bunyangabu basabye gav’t ebongore ssente bazikoleko
Abakulembeze mu disitulikiti ye Bunyangabu basabye gavumenti ebongere ssente okusobola okukola ku ntindo n'enguudo ezaayonooneddwa enkuba eyafudembye mu kitundu kino nevaako n'okuyigulukuka kw'ettaka.Bano bagamba nti ekitundu kyabwe kyekimu kwebyo ebitawaanyizibwa ennyo buli nkuba lwetonnya kale nga ssente ezibaweebwa okukola enguudo ntono nnyo nga beetaaga gavumenti ezongereko. David Bukenya alina ebisingawo.