ENSWA BWEKYUSA AMAASO: Abatunda eby’okulya baliko bye bakyusizzaamu
Olunaku lwaleero Tukyalidde ku bantu abakola emirimu egya lejaleja nga gyesigama ku bintu ebyekinzo okuli sukali, sabuni, buto ne ngano mu kino twagadde okumany abutya emirimu bwegitambula mu kaseela kano nga ebintu nga sabuni, sakali ne buto bilinye ebeeyi mu wiikisi eziyise Wetogerera nga omuti ga sabuni gugula mutwalo , sukali agula enkumi nya mubitano ata ye buto ebeeyi etukidde ddala kati ku mutwalo gumu nekitundu agula lita.