Enkozesa ya ssente za PDM, waliwo abaazikolamu embaga
Abakulu mu gavumenti balaze obwenyamivu olwengeri abantu gyebakuttemu ensimbi ezaali ezikubajja mu bwavu wansi w’enkola eya Parish Development Model.Hajji Yunusu Kakande atekateekera wofiisi ya pulezidenti agambye nti kimunakuwaza okulaba nga abamu ku baweebwa ensimbi zino ate baziteeka mu bitagasa nga okuwasa, kko nokwabya enyimbe.Bino abyogeredde ku mukolo ogwokukuba tooki mu bituukiddwako wansi w’enkola eno eya PDM.