ENKAAYANA KU TTAKA: Waliwo ebiggya ebisendeddwa e Kawempe
Waliwo abantu abasobeddwa bwebasanze amalaalo gaabwe agamaze emyaka 50 nga gasendeddwa abantu abatanategeerekeka.
Bino bibadde ku kyalo kwaata mu muluka gwe Komamboga mu Ggombolola ye Kawempe.