EMPAKA Z’EBIKONDE: Charles Mulindwa wa kuttunka n’omu Tanzania
Omutanzania Alex Kachwera abadde agenda okukwatagana ne Munnayuganda Charles Mulindwa abigyemu enta nga kati Mulindwa wakuttunka ne Hussein Mbode naye okuva e Tanzania mu lulwana olunaabeera ku La Ponye Hotel 31 December.