EMIZANNYO GYA YUNIVAASITE: Giyambye bannabyamizannyo bangi okutumbula ebitone
Emizannyo gy’amatedekero agawaggulu gyankizo nnyo mu kutumbula ebitone bya bannabyamizannyo yadde nga oba olyawo abantu tebagissaako nnyo mulaka Mu mboozi eno twogeddeko n'ebannabyamizannyo ab'enjawulo abazze bakiikirira mu eggwanga mu mizannyo egyensi yonna omuli ne Olympics wabula nga beetabako mu mpaka za Yunivaasite wabula.