ABASULA MU NZIGOTTA BALI BUBI: Gav’t erina enteekateeka gye bali
Minisitule evunaanyizibwa ku ttaka nenkulakulanya mu ggwanga erina enteekateeka ey'okulaba nga wabaawo enzimba esaanidde naddala mu bitundu by'enzigotta okusobozasa ababeera mu bitundu bino okubeera mu mbeera eyeeyagaza .Kino kyakukola mu bitundu nga Kasokoso , Namuwongo , Katwe nebirala .Uganda yegaase ku mawanga amalala mu nsi yonna olwaleero okwefumiitiriza ku bikwatagana ku nsula enno .