Tugenda kulaba abakyala nga batunnyonyola byebazze batuukako bukyanga bava emmanju
Abakyala nga bajjidwako olukomera olubagaana okwetaaya, kko n’okwenyigira mu buli kyebaagadde, baatandika okwenogera ku bibala by’omwenkanonkano. Mu mboozi ya leero , Prisca Namulema agenda kutubuulira ku bizze bituukibwako bukyanga bakyala baweebwa beetu okwetaaya