Obulabe bw'akediimo kabasubuuzi; Bannabyanfuna bayina by'ebagamba
Olunaku olw’eggulo abasuubuzi mu Kampala baakedde kuggulawo maduuka gaabwe nga bawakanya eky’ekitongole ekiwooza okubabinika emisolo. Abantu bangi balowoozeza nti kino kyakukosa basuubuzi bokka abaggadewo amaduuka, kko n’ababaguza ebintu. Omusasi waffe Prisca Namulema ayogedeko n’abakugu mu byenfuna okutubuulira butya okuggalawo kuno bwekugenda okukosa n’abali mu byalo.