Baminisita mu Buganda baawanguddwa
Ba minisita abasukka mu makumi 20, ssaawa eno bali ttale, oluvannyuma lw’okugwa mu kalulu akaakaggwa. Mu mboozi eno, tukuleetedde abamu ku baawangudde ba minisita, nebatubuulira obukodyo bwebaakozesezza okulya akalulu.