Poliisi ekutte omusajja asse omwana wa muganzi we
E Busia waliwo omusajja poliisi gwekutte ng’emulanga kuwa mwana wa wiiki mukaaga obutwa obumuggye mu budde. Akwatiddwa ye Peter wandera ng’omwana gwawadde obutwa wa muganzi we gwabadde awerekeddeko mu ddwaliro lye Masafu okumugemesa.