MOTOKA Z’EMPAKA: Zidduukiriddwa abavujjirizi ne kavu wa bukadde 50
Abategesi b’empaka za Pikipiki ez’okulukalu lwa Africa bakubiddwa enkata ya bukadde makumi attano okuva mu kampuni ya Mountain Dew zibayambeko okutekateekateeka empaka zino ezjibwako akawuwuwo ku lw’omukaaga luno ku kisawe kye ddigi e Garuga. Pulezidenti w’omuzannyo gwa motooka z’empaka Dipu Ruperelia yakwasiddwa ensimbi zino ku mukolo ogwetabiddwako minisita w’emizannyo omugya Peter Ogwanga.