Okubala abantu: Abasula ku nguudo n'abatambula bakubalibwa kiro
Ekiro kya leero gav’t lwegenda okutandika okubala abantu abatambula mu kiro n’abagenda okusangibwa mu bifo ebisulwamu eby’olukale n’abasula ku nguuso.
Okusinzira ku minisita wa mawulire n'okulungamya eggwanga Chris Baryomunsi okubala kwakutandika ku saawa mukaaga ez’ekiro.