Enguudo z'e Bunamwaya: Ezisinga zoonooneddwa ebimotoka
Abatuuze n’abakulembeze mu Gombolola y’e Bunamwaya mu munisipaali ya Makindye banyiivu eri kampani ezikola enguudo mu Kampala bayisa abimotoka mu kitundu kyabwe.
Bano bagamba bonoonye enguudo zaabwe nga kati baagala wakali bazidaabirize.