E Kyotera taxi zonna zigobeddwa ku kkubo
Mu kaweefube w'okulwanyisa ebikolwa eby'obutujju saako n'okunyweza eby'okwerinda e Kyotera, abakulembeze ba disituliti eno bayisizza ekiragiro ekigoba taxi zonna ezibadde zitikkira ku nguudo mu Kibuga Kyotera okudda mu paaka.
Bagamba ataagoberere kiragiro kino wakukwatibwa.