Uganda ezudde eddagala ly’okuwa abatamiivu okulwanyisa ettamiiro
Waliwo eddagala erikoleddwa nga lyakuyambako mukuvumula ettamiiro mu banwyi b’omwenge. Eddagala lino lituumiddwa Pombe guard era okusinziira kuminisita wa sayansi ne tekinologyiya Monica Musenero, eddagala lino lyakutongozebwa omwezi guno ggwennyini.