‘UGANDA N’EDDAGALA LYAYO’: Waliwo okusika omuguwa ku bukulembeze bw’ekibiina
Wabaluseewo okusika omuguwa mu bukulembeze bwekibiina omwegattira abasawo b'ekinnansi ki Uganda n'eddagala Lyayo nga buli ludda lulumiruza lunaalwo okwewangamya mubukulembeze Waliwo ekiwaayi ekikulemberwa Marvin Saazi ekirumirizza eyaliko president w'ekibiina kino Karim Walyeyibala okwelemeza mubukulembeze Nga ekisanja kye kyaggwako dda Walyeyibala naye aliko byatangaazizza ku nsonga zino.