Wabaddeyo abawakanya alangiriddwa ku bwa meeya e Ntebe
Poliisi e Wakiso ekubye omuka ogubalagala mu bawagizi ba munna DP Depo Kayanja ababadde bawakanya akakiiko k’eby’okulonda byekalangiridde nti awanguddwa kubwa meeya w’e Ntebe.
Ab’eby’okulonda balangiridde Fabrice Lulinda atagidde mu kibiina kyona ekitabudde abawagizi ba Depo Kayanja ababadde bagamba nti bebawangudde.