Ssemaka agobye mukya we gwebamaze emyaka 27, amulanga butazaala
Ku kyalo kitimbwa mu disitulikiti ye Kayunga waliwo omusajja agobye mukyalawe gw’amaze naye emyaka 27 nga amulanga butazaala.
Kati omukazi akalambidde, agamba nti amusasule emyaka gyonna gy’amaze nga akola nga mukyala we.