OBULAMU : Obulabe bw'okusenga wansi wa waya z'amasannyalaze
Abantu bangi beesenza wansi wa waya z’amasannyalaze wadde nga ab’ekitongole ekivunaanyizibwa ku masannyalaze ki UMEME kifuba okulaba nga kitangira abantu bano, bangi kino bakiraba nga kubalemesa n’akubayigganya.
Mubulamu olwaleero tutunuulidde obuzibu bwoyinza okufuna singa obeera okumpi ne waya ezitambuza amasanyalaze omangi gayite High Voltage Power.