Munnamawulire Geoffrey Twesigye yenyumiriza mu kulunda mbwa
E Mpangala, Buddo mu Wakiso gyetusanze Geoffrey Twesigye ono nga yasalawo kulunda mbwa okusobola okugaziya ku nyingizaaye. Twesigye munnamawulire omutendeke kyokka kino tekimulemesa kufisaawo kadde akalabirira embwa ze.