Mangi ku mawanga gajja kuba gajaguza okuyingira omwaka omuggya
Olunaku lw’enkya mangi ku mawanga gajja kuba gajaguza okuyingira omwaka omuggya. Kyoka kino ssi bwekiri mu mawanga agamu,waliwo agatayingira mwaka muggya mu January nga bweguli mu Uganda. Leero mu Wekumire mu Kumanya katulabe agamu ku mawanga agatagenda kuyingira mwaka mugya olunaku olwenkya.