Emmere yabatuuze e Mukono esaayiddwa ng'omusango gukyali mu kooti
Waliwo abatuuze ku kyalo Buntaba-Kyampisi Mu disitrikiti ye Mukono abakedde okuva mu mbeera bwebakedde nga ettaka yabwe lyasendeddwa, kyoka nga ensona zibadde zikali mu kooti. Abavudde mu mbeera ba nnyumba ya Christopher Sempa kati omugenzi nga bano balumiriza Yakubu Kulumba okubasenda, kyoka nga tewali nusu gyeyali abawadde.