Abatuuze b’e Katalemwa Matugga bookezza ennyumba ya munnabwe
Abatuuze b’e Katalemwa Matugga ekisangibwa mu gombolola y’e Gombe mu Wakiso batabuse nebakakkana ku nyumba ya munaabwe nebagiteekera omuliro. Bano babadde bamulumiriza okutematema omwana wa munne oluvanyuma lw’okumukwata n’omutayimbwa ogugambibwa nti abadde agubye.