Abatunuulizi b'eby'obufuzi baliko bye boogedde ku okusereba kwa NRM mu Buganda
Okuviira ddala mu kulonda kwa 1996, ekibiina ki NRM kizze kyegirisiiza mu Buganda ku mitendera gyonna.
Kyoka mu kulonda kuno kyekuse ebitagambika anti ekibiina kino kyawanguddwa ki National Unity Platform.
Musasi waffe Samuel Ssebuliba akubye tooki mu kiyinza okuba nga ky’ekyaviirideko NRM okusera mu masekkati ga Uganda.