Abateembeyi mu paaka ya Namayiba si basanyufu eri KCCA
Abakulembeze b’abatembeeyi abakolera mu paaka ya Namayiba balumiriza ekitongole ki KCCA okubamma liyisinsi kwebakolera,ete nebadda mu kubatulunya.
Kati bano bagamba nti singa tebafiibwako baakugumba ku palimenti n’emiguggu gyabwe.