Abadde agyingirira eby'okunywa akwatiddwa
Abakola eky’okunywa kya KDB Kyarenga baliko ekikwekweto kyebakoze nebazuula abantu ababadde bagyingirira eky’okunywa kyabwe.
Kino kiddiridde okwemulugunya okwenjawulo kwebabadde bafuna okuva mu bakasitoma baabwe .