RCC ANDERSON BURORA: Wofiisi agiwaddeyo, simwetegefu kwewozaako ku bya sipiika
RCC wa Lubaga eyayimiriziddwa ku kifo kino wiiiki ewedde agamba nti siwakudda ku mulimu guno okuggyako ng'omukulembeze w'eggwanga yekka yamulagidde Burora yayimirizibwa ngavunaanibwa kuvvoola sipiika wa Palamenti bweyakozesa emikutu gye egya social media okuvumirira ebyokudiibuuda ssente y'omuwi w'omusolo mu palamenti n'okukozesa obubi woofiisi.