Poliisi eriko ddoola ez’ebicupuli zeesanze e Munyonyo, bakutte 8
Poliiisi enkya ya leero eriko amaka gezinze e Munyonyo awagambibwa nti wabadde wakolerwawo ddoola ez'ebiccupuli.Abantu munaana beebakwatiddwa, nga kuliko bannansi ba Congo, omu nigeria ne bannayuganda.