OKWOGERA KWA MUSEVENI: Abamuvuganya bagamba teri kipya kyayogedde
Abamu ku bannabyabufuzi ku ludda oluvuganya n’okuwabula gav’t bagamba nti mu byonna ebyogeddwa Pulez. Museveni nga kyajje alayire temuli kipya. Bagamba nti bamwewuunyizza nnyo okuba nga nti agamba ataatira enfuga ya demokulasiya atali wadde akalumira. Abalala betwogeddeko nabo, bagamba Museveni akoze bulungi ku nsonga z’abakyala n’okukuuma obutebenkevu