OKWETEGEKERA CHAN: Ttiimu y’eggwanga egenda Tanzania okwegezaamu
Ttiimu egenda okukikirira Uganda mu mpaka za CHAN egenda kwolekera Dar Es Salaam olunaku lwenkya okwetaba mu mipiira gy'okwegezamu. Uganda egenda kuzannya Kenya, Tanzania ne Senegal nga b'etegekera empaka za CHAN ezigulawo nga 2 omwezi gw'omunana.