OKULONDA KW’E KAYUNG: Akakiiko kasisikanye abaasunsuddwa
Akakiiko k'ebyokulonda mu district y'e Kayunga kasisinkanye abaasunsuddwa okuvuganya ku kifo ky'obwa ssentebe bwa district eno. Ekigendererwa, kubadde kubalunngamya ku byebalina okukola n'obutakola nga bawenja akalulu. Daniel Wamani, amyuka akulira eby'okulonda e Kayunda ye essira asinze kulisimba ku bantu bameka abalina okwetaaba mu nkungaana zino b'agambye nti si baakussukkanga 200.Okuyisa ebivvulu nakwo kuwereddwa